LG/Prabhupada 0002 - Enkulakulana eye'kigu kyeddalu: Difference between revisions

(Created page with "<!-- BEGIN CATEGORY LIST --> Category:1080 Tamil Pages with Videos Category:Prabhupada 0002 - in all Languages Category:TA-Quotes - 1975 Category:TA-Quotes - Lec...")
 
(Vanibot #0005: NavigationArranger - update old navigation bars (prev/next) to reflect new neighboring items)
 
Line 1: Line 1:
<!-- BEGIN CATEGORY LIST -->
<!-- BEGIN CATEGORY LIST -->
[[Category:1080 Tamil Pages with Videos]]
[[Category:1080 Luganda Pages with Videos]]
[[Category:Prabhupada 0002 - in all Languages]]
[[Category:Prabhupada 0002 - in all Languages]]
[[Category:TA-Quotes - 1975]]
[[Category:LG-Quotes - 1975]]
[[Category:TA-Quotes - Lectures, Srimad-Bhagavatam]]
[[Category:LG-Quotes - Lectures, Srimad-Bhagavatam]]
[[Category:TA-Quotes - in USA]]
[[Category:LG-Quotes - in USA]]
[[Category:TA-Quotes - in USA, New Orleans]]
[[Category:LG-Quotes - in USA, New Orleans]]
[[Category:First 11 Pages in all Languages]]
[[Category:First 11 Pages in all Languages]]
<!-- END CATEGORY LIST -->
<!-- END CATEGORY LIST -->
<!-- BEGIN NAVIGATION BAR -- DO NOT EDIT OR REMOVE -->
<!-- BEGIN NAVIGATION BAR -- DO NOT EDIT OR REMOVE -->
{{1080 videos navigation - All Languages|English|Prabhupada 0001 - Expand to Ten Million|0001|Prabhupada 0003 - Man Is Also Woman|0003}}
{{1080 videos navigation - All Languages|Luganda|LG/Prabhupada 0001 - Mugaziwe mpaka obukadde Kumi|0001|LG/Prabhupada 0003 - No'musajja naye abeera Mukazi|0003}}
<!-- END NAVIGATION BAR -->
<!-- END NAVIGATION BAR -->
<!-- BEGIN ORIGINAL VANIQUOTES PAGE LINK-->
<!-- BEGIN ORIGINAL VANIQUOTES PAGE LINK-->

Latest revision as of 07:13, 4 August 2021



Lecture on SB 6.1.49 -- New Orleans Farm, August 1, 1975

Harikeśa: Okuvunula... "Nga omuntu mukilooto nga yebasse bweyeyissa nga asinziira kumuntu gwaba ali mukilooto ekyo, oba nga bwakiriza omuntu oyo ali mukilooto okuba ye era bwatyo bwakiriza omubiri guno gwalimu okubeera ye attenga yagufuna okusinziira kubikolwabye ebyayitta ebirungi oba ebibi, naye nga tasobola kumannya obulamu bwe obukadde oba obwomumaaso."

Prabhupāda

yathājñas tamasā (yukta)
upāste vyaktam eva hi
na veda pūrvam aparaṁ
naṣṭa-janma-smṛtis tathā
(SB 6.1.49)

Onno ye sayansi waffe omusukulumu, nti tetumanyi " Kiki kyenali mubulamu bwenalimu era kiki kyendifuuka nga nvudde mu bulamu bunno?" Obulamu bwo busigala bweyongerayo. Aggo ge'amagezi ago' omwoyo. Naye nekyi tebakimanyi nti obulamu tebukoma Balowooza, "Omukisa gwankwatta, nafunna obulamu bunno era bujja kugwaawo nga nfudde. Tewali byabulamu obwayitta, obuliiwo oba obulijja. Katunyumirwe." Kino bakiyitta butamanya, tamasā, obulamu obutali bwabuvunanyizibwa

Nolwekyo ajñaḥ. Ajñaḥ kitegeeza omuntu atalina magezi Naye ani atalina magezi? Kati, tamasā bebbo abali mu mbeera eyo' obutamannya. Waliwo embeera ezobulamu bunno obwensi: sattva, raja, tamasā. Sattva-guṇa kitegeeza buli kimu kiri mubutangaavu, prakāśa. Nga kati obwengula bwebusaanikiddwa ebbire; omusana tegulabika. Naye wagulu webbire waliyo omusan, buli kimu kitangaavu. Naye nga wo mu bbire ssiwatangaavu. Mungeri yemu, abo abali mu sattva-guṇa eri bbo buli kimu kitangaavu atte abo abali mu tamo-guṇa, buli kimu kiri mubutamannya, atte abo abali mukintabuli, nga tebali mu sattva-guṇa oba tamo-guṇa, bayitibwa rajo-guṇa. Ezzo ze guṇa ssatu Tamasā. Nolwekyo babeera bagala bwamubiri gwebalimu bwokka, Tafaayo kubinaddilira, Era talina kubannya kwa bwayitta Waliwo awalala wekinyonyolwa nūnaṁ pramattaḥ kurute vikarma (SB 5.5.4) Pramattaḥ, nga era omulalu bwaba Abeera tamanyi kyamusuula ddalu era yelabira Era olwebikolwa bye kiki ekigenda okuddilira, aba tamanyi Aba mulalu.

Era enno enkulakulana yensangi zinno nkulakulana yakilalu. Tebalina kumannya kwa byabulamu obwayitta era tebagaala nakumannya bwabulamu bwamumaaso. Nūnaṁ pramattaḥ kurute vikarma [SB 5.5.4] Era babeera mukwetaba mubikolwa ebyekibi kubanga tebamanyi byabulamu obwayitta. Balinga wambwa. Lwaki yafuuka embwa, abeera temannyi Nekyagenda okuzaako abeera temannyi Sso nga Wambwa oyo ayinza okuba nga mubulamu bwe obwayitta yali Ssabaminista, naye bwafuna obulamu obwe mbwa nga yelabira. Eyo yemu Ku nkola māyā mwatufugira. Prakṣepātmikā-śakti, āvaraṇātmikā-śakti. Māyā alina amaanyi ga ngeri bbiri. Omuntu bwaba nga olwebikolwa bye ebyayitta yafuukamu embwa, Naye nga bwajukira nti " Nali Ssabaminista; kati nafuuka wambwa," abeera tasobola kubeerawo. Kati olwo māyā kyavva amubuzza okumannya. Mṛtyu. Mṛtyu kitegeeza kwelabira buli kimu. Ekyo kiyitibwa Mṛtyu. Tusobole okunyumirwa emisana ne kiro. Ekiro bwetuloota mu mbeera eyenjawulo, obulamu obwenjawulo, twelabira obyomubiri gwetulimu, tetujukira nti " Nebasse wano munyumba ennungi, kubuliri obulungi." Nedda. Tugambe nti aloota atambula ku kubbo oba nga ali Ku lusozi. Oba nga alina kyatwala mukilooto, nga akitwala Buli omu anyumirwa omubiri ogwo. Netwelabira omubiri ogwayitta. Nolwekyo bunno bwe butamannya Kakati gyetukoma okwejja mu butamannya netufuna okumannya obwo bubeera buwanguzi mubulamu. Atte bwetwekumira mu butamannya, tubba tetulina buwanguzi. Ekyo kibba kyonoona obulamu.

Nolwekyo ekisinde kyaffe kinno ekyokumannya Kṛṣṇa kiliwo kujja bantu mubutamannya kubateeka mukumannya. Ogwo gwemugasso gwebiwandiiko byeki Vediki: Kununula omuntu. Kṛṣṇa agamba mu Bhagavad-gītā abakirizza - sso sibonna- teṣāṁ ahaṁ samuddhartā mṛtyu-saṁsāra-sāgarāt (BG 12.7) Awalala

teṣāṁ evānukampārtham
aham ajñāna-jaṁ tamaḥ
nāśayāmy ātma-bhāva-stho
jñāna-dīpena bhāsvatā
(BG 10.11)

Mungeri eyenjawulo eri abakirizza...ali mu mutima gwa buli omu, naye eri oyo omukirizza agezaako okumutegeera, Krishna amuyamba. Amuyamba Eri abatali abakirizza tebalina kyebafaayo. Balinga bisolo kulya, kwebaaka, kwegadanga nakwelinda. Tebalina kyebaffa kutegeera Katonda oba enkwatagana yabwe ne Katonda. Bbo balowooza teri Katonda, ne Kṛṣṇa naye nagamba "Kale teri Katonda. Sigala nga webasse." Nolwekyo sat-saṅga yetagiisa nnyo. Enno sat-saṅga, satāṁ prasaṅgāt. Buli lwetwetaba awamu nabakirizza abalala tuzukussa okwagala okumannya kwaffe ebikwatta Ku Katonda. Nolwekyo twetaaga amakunganiro. Tetuli mukwejalabya okugulawo amakunganiro amangi. Nedda. Tukikola lwakwagala kuganyulwa bantu.