LG/Prabhupada 0005 - Obulamu bwa Prabhupada mu dakiika ssatu
Interview -- September 24, 1968, Seattle
Abuuza: Osobola okumbulira Ku bikukwatako? Gamba nga gyewasomera, engeri gyewafuukamu omugoberezi wa Kṛṣṇa.
Prabhupāda: Nazalibwa era nensomera e Calcutta. Calcutta ye'waffe Nazalibwa mu 1896, era nga nayagalwa nnyo Kitange, Ekyo nekindeteera okutandika okusoma nga mpiseeko emyaka Abeera nensoma sekendule eya haya emyaka munaana. Pulayimale emyaka enna haya Sekendule emyaka munaana, Yunivasite emyaka enna. Olwo nenyingira Ekisinde kya Gandhi. Naye Bali wamukissa nensisinkana Guru Mahārāja wange, omuyigiriza wange owediini mu 1922. Okuva olwo nenjagala nnyo ekubo lino Oluvanyuma nawaasa nentandika amakka. Bali nawassa mu 1918 nga nkyasoma omwaka gwange ogwokusattu Ku Yunivasite. Nazaala abaana. Nali musubuzi Nemala nenva mu byamakka mu 1954 Nemala emyaka enna nga mbeera nzekka awatali famire. Nenyingira olubu lwabesonyiwa ebyensi mu 1959. Olwo nensalawo okuwandiikanga ebitabo. Ekitabo kyenasooka okuwandiika kyafuluma mu 1962, era bwenaweza ebitabo bisattu, Nentandiika olugendo lwokujja munsi yamwe mu 1965 Era natuuka wano mu Sseputemba wa 1965 Okuva olwo ngezaako kubunnya njiri ya Krishna mu America, Canada, nensi za Bulaya. Era amakunganiro gaffe gagenda gaala. Nabagoberezi bagenda bawera. Nga bwendaba ekinava mwekyo.
Abuuza: Gwe wafuuka otya omugoberezi? Kiki kyewali, oba kiki kyewali okulirizaamu nga tonafuuka omugoberezi?
Prabhupāda: Kintu kyekimu nga bwenakugambye, bukiriza. Omu kumikwano jange yantwala lwampaka ewa' omuyigiriza wange. Era bwenayogera nomuyigiriza, nensikirizibwa. Okuva olwo ensiggo netandiika okukula.